LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 10/10 lup. 4
  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Noovemba 1

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Noovemba 1
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2010
  • Emitwe emitono
  • WIIKI ETANDIKA NOOVEMBA 1
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2010
km 10/10 lup. 4

Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Noovemba 1

WIIKI ETANDIKA NOOVEMBA 1

Oluyimba 22

□ Okusoma Baibuli okw’Ekibiina:

cl sul. 25 ¶17-21, akas. ku lup. 259

□ Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:

Okusoma Baibuli: 1 Ebyomumirembe 16-20

Na. 1: 1 Ebyomumirembe 17:1-10

Na. 2: Eddiini Endala Nazo Zinywerera ku Baibuli ky’Egamba? (rs-E lup. 204 ¶1)

Na. 3: Okulabula okw’Omu Byawandiikibwa Okukwata ku Bintu Abakristaayo ab’Amazima bye Balina Okudduka

□ Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:

Oluyimba 115

Ddak. 12: Ebirango ne Tugumiikiriza Ebigezo Ebitali Bimu. Kwogera nga kwesigamiziddwa ku katabo Organized, olupapula 176, akatundu 2, okutuuka ku lupapula 178, akatundu 2. Mu bufunze buuza omubuulizi ayogere ekimuyamba okusigala nga munyiikivu mu buweereza wadde ng’alina obulwadde obw’amaanyi.

Ddak. 15: Ebyetaago by’ekibiina. Kubaganya ebirowoozo n’abawuliriza ku kujjukizibwa okukwata ku mbaga okwesigamiziddwa ku bitundu ebibiri ebirina emitwe: “Yoleka Okukkiriza Kwo mu Ngeri gye Weeyisaamu” ekiri mu Munaala gw’Omukuumi ogwa Noovemba 1, 2006 ne “Yongera ku Ssanyu n’Ekitiibwa eby’Olunaku lw’Embaga Yo” ekiri mu Watchtower eya Okitobba 15, 2006. Fuba okuggumiza ensonga zino wammanga: Weewale okweraga olw’ebintu by’olina n’omwoyo gw’okuvuganya. Weewale omwoyo gw’ensi ogweyolekera mu nnyimba, mu mazina, oba mu bintu ebirala. Lowooza ku nnyambala ennungi ey’Ekikristaayo k’obeere ng’oli mugole mukazi oba musajja. Kimanye nti, ab’eŋŋanda zo n’abantu abalala bayinza okukukakaatikako endowooza zaabwe ku ngeri y’okuteekateekamu embaga naddala singa baba bakuyambako mu kusasulira ebintu ebinaakozesebwa ku mbaga. Ka omukolo gw’embaga ogw’essanyu guweese Yakuwa ekitiibwa.—Mat. 5:16.

Ddak. 8: Weeteekereteekere Okugaba Magazini mu Noovemba. Kukubaganya birowoozo. Ng’okozesa eddakiika emu oba bbiri, yogera ku lukalala lw’ebyo ebiri mu magazini ze mwasembayo okufuna. Laga ekyokulabirako ku ngeri y’okugabamu buli emu ku magazini ezo.

Oluyimba 3

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza