LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 8/10 lup. 8
  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Ssebutemba 6

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Ssebutemba 6
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2010
  • Emitwe emitono
  • WIIKI ETANDIKA SSEBUTEMBA 6
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2010
km 8/10 lup. 8

Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Ssebutemba 6

WIIKI ETANDIKA SSEBUTEMBA 6

Oluyimba 69

□ Okusoma Baibuli okw’Ekibiina:

cl sul. 23 ¶1-9

□ Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:

Okusoma Baibuli: 2 Bassekabaka 12-15

Na. 1: 2 Bassekabaka 13:1-11

Na. 2: Engeri gye Tuyinza Okufunamu Omwoyo Mutukuvu

Na. 3: Enjatula Entuufu ey’Erinnya lya Katonda y’Eruwa, Jehovah oba Yahweh era Lwaki Kikulu Okumanya Erinnya lya Katonda n’Okulikozesa? (rs-E lup. 195 ¶1–lup. 197 ¶7)

□ Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:

Oluyimba 60

Ddak. 5: Ebirango.

Ddak. 10: Ensonga Lwaki Tetuli Bannabbi ba Bulimba. Kukubaganya birowoozo n’abawuliriza nga kwesigamiziddwa ku katabo Reasoning olupapula 136, akatundu 2, okutuuka ku nkomerero y’olupapula 137. Laga ekyokulabirako ku ngeri y’okukozesaamu agamu ku magezi agali ku lupapula 137.

Ddak. 10: Okwogera okwesigamiziddwa ku kitundu ekirina omutwe ogugamba nti “Bamaama Abalamu Obulungi, Abaana Abalamu Obulungi” ekiri mu Awake! eya Noovemba 2009 lup. 26-29.

Ddak. 10: Buuza omubuulizi omu oba babiri abassaawo ekyokulabirako ekirungi abaweerezza Yakuwa n’obwesigwa okumala emyaka mingi. Nkyukakyuka ki ezibaddewo mu mulimu gw’okubuulira okuva lwe baatandika okugenda mu buweereza bw’ennimiro? Kweyongerayongera ki okubaddewo mu mulimu gw’Obwakabaka kwe balabye mu kitundu kyammwe ne mu nsi yonna? Ekibiina kya Yakuwa kibayambye kitya okukulaakulana ng’ababuulizi?

Oluyimba 121

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza