LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 8/10 lup. 8
  • Ebirango

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Ebirango
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2010
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2010
km 8/10 lup. 8

Ebirango

◼ Ebitabo eby’okugaba mu Agusito: Ababuulizi bayinza okugaba brocuwa zonna ezirina empapula 32 ze mulina mu terekero ly’ebitabo mu kibiina. Okusingira ddala mugabe brocuwa Katonda Atwetaagisa Ki?, Ekkubo Erituusa mu Bulamu Obutaggwaawo Olizudde?, ne Beera Bulindaala! Ekibiina bwe kiba tekirina brocuwa zino essatu, muziragirize nga bukyali. Ssebutemba: Kiki Ddala Baibuli Ky’Eyigiriza? Mufube okutandika okuyigiriza abantu Baibuli ku mulundi ogusooka. Okitobba: Watchtower ne Awake! Abo ababa balaze okusiima, mubawe tulakiti eyitibwa Wandyagadde Okumanya Amazima?, era mufube okutandika okubayigiriza Baibuli. Noovemba: Brocuwa The Bible—What Is Its Message? Ebisingawo ebikwata ku kaweefube ow’okukozesa brocuwa eno okwetoloola ensi yonna, bijja kukakasibwa mu maaso awo. Era muyinza okugaba ne brocuwa zino: A Book for All People, Emyoyo gy’Abafu—Giyinza Okukuyamba oba Okukulumya? Ddala Gye Giri?, Ekkubo Erituusa mu Bulamu Obutaggwawo—Olizudde?

◼ Okutandika mu Ssebutemba, abalabirizi b’ebitundu bajja kuwa okwogera kwa bonna okulina omutwe ogugamba nti, “Totunuulira Bintu Bitasaana!”

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza