LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 9/09 lup. 1
  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Ssebutemba 14

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Ssebutemba 14
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2009
  • Emitwe emitono
  • WIIKI ETANDIKA SSEBUTEMBA 14
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2009
km 9/09 lup. 1

Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Ssebutemba 14

WIIKI ETANDIKA SSEBUTEMBA 14

Oluyimba 9

□ Okusoma Baibuli okw’Ekibiina:

lv-LU sul. 10 ¶1-8

□ Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:

Okusoma Baibuli: Okubala 26-29

Na. 1: Okubala 27:1-14

Na. 2: Kitegeeza Ki Okuteeka Endowooza mu Muntu, era Lwaki Kino Kikulu? (Bef. 6:4)

Na. 3: Yesu Asobola Okutukuuma (lr sul. 33)

□ Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:

Oluyimba 13

Dak 5: Ebirango.

Dak 10: Okuddiŋŋana. Kukubaganya birowoozo n’abawuliriza nga kwesigamiziddwa ku butundu busatu obuli mu katabo Organized wansi w’omutwe omutono oguli ku lupapula 97. Laga ekyokulabirako ng’omubuulizi azzeeyo eri oyo gwe yawa akamu ku butabo bwe tugaba omwezi guno.

Dak 10: Okutandika Okuyigiriza Abantu Baibuli. Yogera ku byaliwo, oba saba ababuulizi boogere ku birungi ebyavaamu bwe baatandika okuyigiriza abantu Baibuli ku lunaku olw’enjawulo olwalondebwawo ekibiina kyammwe. Ng’okozesa ekimu ku bitabo eby’okugaba mu Ssebutemba, laga engeri y’okutandika okuyigiriza omuntu Baibuli ku mulundi gw’oba osoose okumukyalira.

Dak 10: “Onoddamu Otya?” Kubaganya ebirowoozo n’abawuliriza ng’okozesa ebibuuzo.

Oluyimba 26

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza