Ebyatuukibwako mu Buweereza bw’Ennimiro
Kenya: Twatuuka ku ntikko empya eya bapayoniya aba bulijjo 2,461 n’eya abayizi ba Baibuli 38,789.
Uganda: Mu babuulizi 4,861 abeenyigira mu buweereza bw’ennimiro mwalimu bapayoniya aba bulijjo 534. Bonna awamu baagaba magazini 84,367 era baakola okuddiŋŋana kwa mirundi 63,091. Ezo zonna ntikko mpya.