LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 10/05 lup. 7
  • Ebirango

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Ebirango
  • Obuweereza Bwaffe obw’Obwakabaka—2005
Obuweereza Bwaffe obw’Obwakabaka—2005
km 10/05 lup. 7

Ebirango

Okitobba: Tujja kugaba Watchtower ne Awake! omwezi gwonna. Bw’osanga omuntu ayagala okumanya ebisingawo, muwe brocuwa Atwetaagisa, era okole enteekateeka okutandika okumuyigiriza Baibuli. Noovemba: Tujja kugaba ekitabo Learn From the Great Teacher. Abo abagamba nti tebalina baana, tujja kubawa akatabo Okumanya oba tulakiti Wandyagadde Okumanya Ebisingawo Ebikwata ku Baibuli? Ddesemba: Tujja kugaba ekitabo The Greatest Man Who Ever Lived. Oba tuyinza okugaba ebitabo ebirala, nga Ekitabo Kyange eky’Engero za Baibuli, Osobola Okuba Omulamu Emirembe Gyonna mu Lusuku lwa Katonda ku Nsi, ne The Bible​—God’s Word or Man’s bwe biba nga weebiri mu kibiina. Era tusobola n’okugaba New World Translation of the Christian Greek Scriptures mu Luswayiri. Jjanwali 2006: Tujja kugaba obutabo obw’empapula 192 obulina empapula ezimyukiridde oba akatabo konna akaakubibwa ng’omwaka 1991 tegunnatuuka. Ebibiina ebitalina bitabo bino biyinza okugaba akatabo Mankind’s Search for God bwe kaba nga weekali mu kibiina. Era tusobola n’okugaba New World Translation of the Christian Greek Scriptures mu Luswayiri.

◼ Okuva omwezi gwa Okitobba bwe gulimu wiikendi ettaano, gwandibadde mwezi mulungi okukola nga payoniya omuwagizi.

◼ “Enteekateeka y’Essomero ly’Omulimu gwa Katonda mu 2006” esangibwa ku lupapula olw’omunda olwa Obuweereza Bwaffe obw’Obwakabaka ak’omwezi guno, tusaanidde okugitereka obulungi kubanga ejja kukozesebwa mu mwaka gwonna ogwa 2006.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza