LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • w15 5/15 lup. 1-2
  • Ebirimu

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Ebirimu
  • Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2015
  • Emitwe emitono
  • EBITUNDU EBY’OKUSOMA
  • EBITUNDU EBY’OKUSOMA
  • EBIRALA EBIRI MU KATABO KANO
Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2015
w15 5/15 lup. 1-2

Ebirimu

Maayi 15, 2015

© 2015 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania

EBITUNDU EBY’OKUSOMA

JJUUNI 29, 2015–JJULAAYI 5, 2015

Beera Bulindaala​—Sitaani Ayagala Kukulya!

OLUPAPULA 9 • ENNYIMBA: 54, 43

JJULAAYI 6-12, 2015

Osobola Okulwanyisa Sitaani​—N’Omuwangula!

OLUPAPULA 14 • ENNYIMBA: 60, 100

JJULAAYI 13-19, 2015

‘Baalengera’ Ebintu Ebyasuubizibwa

OLUPAPULA 19 • ENNYIMBA: 81, 134

JJULAAYI 20-26, 2015

Koppa Oyo Asuubiza Obulamu Obutaggwaawo

OLUPAPULA 24 • ENNYIMBA: 12, 69

EBITUNDU EBY’OKUSOMA

▪ Beera Bulindaala​—Sitaani Ayagala Kukulya!

▪ Osobola Okulwanyisa Sitaani​—N’Omuwangula!

Bayibuli egeraageranya Sitaani ku mpologoma ewuluguma ng’enoonya eky’okulya. Sitaani wa maanyi, mukambwe nnyo, era mulimba. Ebitundu bino biraga ensonga lwaki tulina okuziyiza Sitaani. Era biraga engeri gye tuyinza okwewala okugwa mu mitego gye.

▪ ‘Baalengera’ Ebintu Ebyasuubizibwa

▪ Koppa Oyo Asuubiza Obulamu Obutaggwaawo

Obusobozi bwe tulina obw’okulowooza ku mbeera gye tutabeerangamuko tusobola okubukozesa obulungi oba obubi. Ebitundu bino byogera ku bamu ku baweereza ba Katonda ab’edda abaakozesa obulungi obusobozi bwabwe obw’okufumiitiriza. Biraga engeri naffe gye tuyinza okukozesa obusobozi obwo okunyweza okukkiriza kwaffe n’okwoleka engeri za Yakuwa, gamba ng’okwagala, ekisa, amagezi, n’essanyu.

EBIRALA EBIRI MU KATABO KANO

3 Okujjukira Okwagala Kwe Nnalina mu Kusooka Kinnyambye Nnyo

29 Ebibuuzo Ebiva mu Basomi

31 Etterekero Lyaffe

KU DDIBA: Ab’oluganda babiri nga bayigiriza omuntu Bayibuli

ARMENIA

ABANTU

3,026,900

ABABUULIZI

11,143

BAPAYONIYA ABA BULIJJO

2,205
23,844

Abo abaaliwo ku mukolo gw’Ekijjukizo nga Apuli 14, 2014, baakubisaamu emirundi ng’ebiri omuwendo gw’ababuulizi

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza