Ebirimu
Febwali 15, 2013
© 2013 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania. All rights reserved.
EBITUNDU EBY’OKUSOMA
APULI 1-7, 2013
Buno Bwe Busika Bwaffe obw’Eby’Omwoyo
OLUPAPULA 3 • ENNYIMBA: 69, 28
APULI 8-14, 2013
Obusika Bwaffe obw’Eby’Omwoyo Obutwala nga bwa Muwendo?
OLUPAPULA 8 • ENNYIMBA: 22, 75
APULI 15-21, 2013
Sigala mu Kiwonvu kya Yakuwa Omuli Obukuumi
OLUPAPULA 17 • ENNYIMBA: 133, 16
APULI 22-28, 2013
Tokkiriza Kintu Kyonna Kukulemesa Kufuna Kitiibwa
OLUPAPULA 25 • ENNYIMBA: 15, 61
EBITUNDU EBY’OKUSOMA
▪ Buno Bwe Busika Bwaffe obw’Eby’Omwoyo
▪ Obusika Bwaffe obw’Eby’Omwoyo Obutwala nga bwa Muwendo?
Ebitundu bino byogera ku busika obw’eby’omwoyo abantu ba Yakuwa bwe balina. Biraga engeri Katonda gy’akuumyemu Ekigambo kye, erinnya lye, n’amazima.
▪ Sigala mu Kiwonvu kya Yakuwa Omuli Obukuumi
Ekitundu kino kijja kutuyamba okutegeera ekiwonvu ekyogerwako mu Zekkaliya 14:4, awamu n’ensonga lwaki tusaanidde okusigala mu kiwonvu ekyo. Era kijja kutuyamba okutegeera amazzi amalamu agoogerwako mu Zekkaliya 14:8 era n’engeri okuganywa gye kituganyulamu.
▪ Tokkiriza Kintu Kyonna Kukulemesa Kufuna Kitiibwa
Ekitundu kino kiraga engeri gye tuyinza okufuna ekitiibwa Yakuwa ky’awa abantu. Era kiraga ebyo ebiyinza okutulemesa okufuna ekitiibwa ekyo n’engeri gye tuyinza okuyamba abalala okukifuna.
EBIRALA EBIRI MU KATABO KANO
13 Abakuumi ba Empula Baaweebwa Obujulirwa
22 Tokkiriza Mutima Gwo Kukulimba
30 Yali wa mu Lunyiriri lwa Kayaafa
KU DDIBA: Ababuulizi ababeera mu bukiikakono bwa Namibia nga babuulira omukyala Omuhimba. Abahimba balunzi ba nte. Abakyala abahimba balina pawuda omumyufu gwe beesiga ku mubiri era gwe bateeka ne mu nviiri zaabwe
NAMIBIA
ABANTU
2,373,000
ABABUULIZI
2,040
ABAYIZI BA BAYIBULI
4,192
[Gulaafu eri ku lupapula 2]
(Bw’oba oyagala okulaba bwe bifaananira ddala, genda mu magazini)
□ ABABUULIZI
■ ABAYIZI BA BAYIBULI
4,000
3,000
2,000
1,000
0
2006 2007 2008 2009 2010 2011 2012