Ebirimu
Maaki 15, 2008
Ebitundu eby’Okusoma
EBITUNDU EBY’OKUSOMA MU WIIKI EYA:
Apuli 21-27, 2008
Beera Mugonvu, Toba Mukakanyavu
OLUPAPULA 3
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 4, 79
Apuli 28–Maayi 4, 2008
OLUPAPULA 7
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 85, 41
Maayi 5-11, 2008
Yakuwa Atuwuliriza Bwe Tumukaabirira
OLUPAPULA 12
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 28, 56
Maayi 12-18, 2008
“Ani mu Mmwe Alina Amagezi n’Okutegeera?”
OLUPAPULA 21
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 45, 23
Maayi 19-25, 2008
Otunuulira Abantu nga Yakuwa bw’Abatunuulira?
OLUPAPULA 25
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 51, 95
Ekigendererwa ky’Ebitundu eby’Okusoma
Ebitundu eby’Okusoma 1, 2 OLUPAPULA 3-11
Okwawukana ku ndowooza y’abasinga obungi, waliwo ensonga ennungi lwaki Abakristaayo tebasaanidde kuba bakakanyavu. Ze ziruwa ezo? Era osobola otya okwewala okuba omukakanyavu mu bufumbo bwo?
Ekitundu eky’Okusoma 3 OLUPAPULA 12-16
Lwaki tuyinza okuba abakakafu nti Yakuwa awulira okukaaba kwaffe era atufaako bwe tumukaabirira? Ekitundu kino kiddamu ekibuuzo ekyo era kiraga engeri gye tuyinza okugumira ebizibu.
Ebitundu eby’Okusoma 4, 5 OLUPAPULA 21-29
Ebitundu bino ebibiri bijja kutuyamba okutunuulira ab’oluganda mu ngeri ennuŋŋamu n’okwewala okusalira abalala omusango. Era tujja kulaba enjawulo eriwo wakati w’omuntu ow’amagezi n’oyo atali wa magezi.
EBIRALA EBIRI MU KATABO KANO:
Okubunyisa Amawulire Amalungi mu Nsozi Andes
OLUPAPULA 16
OLUPAPULA 19
Ekigambo kya Yakuwa Kiramu—Okunokolayo Ebimu ku Biri mu Kitabo kya Lukka
OLUPAPULA 30