LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • lfb lup. 22-23
  • Ennyanjula yʼEkitundu 3

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Ennyanjula yʼEkitundu 3
  • Ebimu ku Ebyo by’Oyiga mu Bayibuli
  • Laba Ebirala
  • Yakuwa Yamuyita ‘Mukwano Gwe’
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2016
  • Osobola Okuba Mukwano gwa Yakuwa
    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!—Okukubaganya Ebirowoozo ku Bayibuli
  • Yali Mwetegefu Okukola Ekintu Ekizibu Ennyo
    Yoleka Obuvumu ng’Oweereza Katonda
  • Ibulayimu ne Saala Baagondera Katonda
    Ebimu ku Ebyo by’Oyiga mu Bayibuli
Laba Ebirara
Ebimu ku Ebyo by’Oyiga mu Bayibuli
lfb lup. 22-23
Ibulayimu ng’ayogera ne mutabani we Isaaka ebikwata ku munyeenye

Ennyanjula yʼEkitundu 3

Bayibuli eyogera ku bantu batono nnyo abaali basinza Yakuwa mu myaka egyaddirira amataba. Omu ku bantu abo yali Ibulayimu, mukwano gwa Yakuwa. Lwaki Ibulayimu yayitibwa mukwano gwa Yakuwa? Bw’oba oli muzadde, yamba omwana wo okukiraba nti Yakuwa amwagala nnyo era nti ayagala okumuyamba. Okufaananako Ibulayimu n’abaweereza ba Katonda abalala abeesigwa, gamba nga Lutti ne Yakobo, naffe tusobola okusaba Yakuwa atuyambe. Tuli bakakafu nti Yakuwa ajja kutuukiriza ebyo byonna bye yasuubiza.

EBY’OKUYIGA

  • Kola kyonna Yakuwa ky’aba akugambye okukola, ne bwe kiba nga kizibu okukola

  • Okuba mukwano gwa Katonda kya muwendo nnyo okusinga ekintu ekirala kyonna

  • Bwe tuba twagala okusanyusa Yakuwa tulina okusonyiwa abalala n’okutabagana nabo amangu ddala nga bwe kisoboka

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza