LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • sn oluyimba 87
  • Tufuuse Muntu Omu

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Tufuuse Muntu Omu
  • Muyimbire Yakuwa
  • Laba Ebirala
  • Tufuuse Muntu Omu
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Okutuuka ku Buwanguzi mu Bulamu
    Muyimbire Yakuwa
  • Obulamu Kyamagero
    Muyimbire Yakuwa
  • Obulamu Kyamagero
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
Laba Ebirara
Muyimbire Yakuwa
sn oluyimba 87

Oluyimba 87

Tufuuse Muntu Omu

Mu Kyapa

(Olubereberye 2:23, 24)

1. Ono ggumba lyange era

Nnyama yange; Sikyali nzekka.

Katonda ’mpadde munnange,

Gwe nnaabanga naye.

Ffe tufuuse Muntu omu;

Yakuwa ky’ayagala tube.

Ng’omusajja n’omukazi,

Kati tuli maka.

Tujja kuweereza Katonda.

N’obuyambi bwe,

tujja kwagalana nnyo.

Nga bwe tulayidde ffembi,

Ka kibeerere ddala kityo.

Tumuweese ekitiibwa,

Era nange nkwagale nnyo.

(Era laba Lub. 29:18; Mub. 4:9, 10; 1 Kol. 13:8.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza