LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • sn oluyimba 86
  • Abakyala Abeesigwa, Bannyinaffe Abakristaayo

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Abakyala Abeesigwa, Bannyinaffe Abakristaayo
  • Muyimbire Yakuwa
  • Laba Ebirala
  • Abakyala Abeesigwa, Bannyinaffe Abakristaayo
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Faayo ku Bakazi Abakristaayo
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)
  • Abakazi Obayisa nga Yakuwa bw’Abayisa?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2024
  • Abakazi Abakristaayo Abeesigwa—Ba Muwendo mu Maaso ga Katonda
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2003
Laba Ebirara
Muyimbire Yakuwa
sn oluyimba 86

Oluyimba 86

Abakyala Abeesigwa, Bannyinaffe Abakristaayo

Mu Kyapa

(Abaruumi 16:2)

1. Saala, Eseza, Luusi n’abalala—

Baali bakyala beesigwa nnyo ddala.

Baalaga nti baagala nnyo Katonda.

Yakuwa yasiima ’bakyala abo.

N’abalala bangi yabasiima,

Abaayoleka okukkiriza ng’okwo.

2. Obwesigwa, obuvumu, n’ekisa,

’Ngeri ezaagalwa abantu ffenna;

Abakyala abo baazoolekanga.

Baali kyakulabirako kirungi.

Ne bannyinaffe ababakoppa,

Musiimibwa era ’ssanyu lyammwe lingi.

3. Abawala n’abakyala ’bakulu,

Abakola ebyo ebigwanira,

Abawulize era ’beetoowaza,

Mwagala okusiimibwa Katonda.

Era Yakuwa k’abakuumenga,

Nga mukakasa nti ‘mpeera yammwe ejja.

(Era laba Baf. 4:3; 1 Tim. 2:9, 10; 1 Peet. 3:4, 5.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza