LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb22 Jjulaayi lup. 14
  • Essaala ya Sulemaani Eyayoleka Obwetoowaze era Eyaviira Ddala ku Mutima

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Essaala ya Sulemaani Eyayoleka Obwetoowaze era Eyaviira Ddala ku Mutima
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
  • Laba Ebirala
  • Tendereza Yakuwa olw’Amagezi Ge
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
  • Kyakulabirako Kirungi gy’Oli Oba Kulabula gy’Oli?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2011
  • Omuganyulo Oguli mu Kuba n’Amagezi
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
  • Baazimba n’Omutima Gwabwe Gwonna
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
mwb22 Jjulaayi lup. 14
Sulemaani ng’asabira mu maaso g’ekyoto ky’oku yeekaalu ne mu maaso g’abantu.

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Essaala ya Sulemaani Eyayoleka Obwetoowaze era Eyaviira Ddala ku Mutima

Yeekaalu bwe yali etongozebwa, Sulemaani yasaba essaala eyaviira ddala ku mutima ng’ali mu maaso g’ekibiina ky’abantu (1Sk 8:22; w09 11/15 lup. 9 ¶9-10)

Sulemaani yatendereza Yakuwa era teyeegulumiza (1Sk 8:23, 24)

Sulemaani yayoleka obwetoowaze ng’asaba (1Sk 8:27; w99 2/1 lup. 15 ¶7-8)

Sulemaani yatuteerawo ekyokulabirako ekirungi ekikwata ku kusaba, naddala eri abo abakiikirira abalala mu kusaba. Bwe tuba tusaba, essira tusaanidde kulissa ku ngeri Yakuwa gy’atwalamu ebigambo bye tuba twogera, so si engeri abantu gye babitwalamu.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza