LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb17 Noovemba lup. 8
  • Bye Tuyiga mu Kitabo kya Yona

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Bye Tuyiga mu Kitabo kya Yona
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
  • Laba Ebirala
  • Yayigira ku Nsobi ze
    Koppa Okukkiriza Kwabwe
  • Yigira ku Nsobi Zo
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
  • Yayiga Okuba Omusaasizi
    Koppa Okukkiriza Kwabwe
  • Ebirimu
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
mwb17 Noovemba lup. 8

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Bye Tuyiga mu Kitabo kya Yona

Yakuwa yawandiisa mu Kigambo kye Bayibuli, ebikwata ku basajja n’abakazi abaalina okukkiriza, tusobole okubaako bye tubayigirako. (Bar 15:4) Biki bye wayize mu kitabo kya Yona? Mulabe vidiyo erina omutwe, Okusinza kw’Amaka: Yona​—Yigira ku Kisa kya Yakuwa, oluvannyuma muddemu ebibuuzo bino:

  • Kusoomoozebwa ki ababuulizi abasatu be tulabye mu vidiyo kwe baayolekagana nakwo?

  • Ebiri mu kitabo kya Yona bituzzaamu bitya amaanyi bwe tuba nga twakangavvulwa oba twaggibwako enkizo mu kibiina? (1Sa 16:7; Yon 3:1, 2)

  • Ebikwata ku Yona bituyamba bitya okuba n’endowooza ennuŋŋamu ku bantu b’omu kitundu kye tubuuliramu? (Yon 4:11; Mat 5:7)

  • Ebikwata ku Yona bituzzaamu bitya amaanyi bwe tuba nga tulina obulwadde obututawaanya? (Yon 2:1, 2, 7, 9)

  • Biki by’oyize mu vidiyo eyo ebikwata ku miganyulo egiri mu kusoma Bayibuli n’okufumiitiriza?

Ow’oluganda aggwaamu amaanyi oluvannyuma lw’okufiirwa enkizo; mwannyinaffe alowooza nti tebajja kumuwuliriza mu kubuulira; mwannyinaffe afuna amawulire amabi okuva eri omusawo
    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza