Noovemba 20-26
MIKKA 1-7
Oluyimba 31 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Kiki Yakuwa ky’Atwetaagisa?”: (Ddak. 10)
[Mulabe vidiyo, Ennyanjula y’Ekitabo kya Mikka.]
Mi 6:6, 7—Bwe tutayisa bulungi bantu bannaffe, ssaddaaka ze tuwaayo eri Yakuwa ziba tezigasa (w08 5/15 lup. 6 ¶20)
Mi 6:8—Yakuwa by’atwetaagisa si bizibu kutuukiriza (w12-E 11/1 lup. 22 ¶4-7)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Mi 2:12—Obunnabbi buno bwatuukirizibwa butya? (w07 11/1 lup. 10 ¶7)
Mi 7:7—Lwaki tusaanidde okulindirira Yakuwa n’obugumiikiriza? (w03 9/1 21 ¶20)
Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?
Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Mi 4:1-10
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) Zb 83:18—Yigiriza Amazima. Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo.
Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) Kuv 3:14—Yigiriza Amazima. Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo.
Ng’Oyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) bhs lup. 132 ¶20-21.
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 6)
Yakuwa Ayagala Tube Bagabi (Nge. 3:27): (Ddak. 9) Mulabe vidiyo.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jl Essomo 17, 18, 19
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 17 n’Okusaba