LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb17 Agusito lup. 3
  • Yakuwa Yawa Empeera Eggwanga Eryali Litamusinza

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Yakuwa Yawa Empeera Eggwanga Eryali Litamusinza
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
  • Laba Ebirala
  • Yakuwa Awa Empeera Abo Abafuba Okumunoonya
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2016
  • Obunnabbi Obukwata ku Kuzikirizibwa kwa Ttuulo Butuleetera Okwongera Okwesiga Bayibuli
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
  • Oneefiiriza Ku Lw’obwakabaka?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2013
  • Amawanga Gajja “Kumanya Nti Nze Yakuwa”
    Yakuwa Azzaawo Okusinza Okulongoofu!
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
mwb17 Agusito lup. 3

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | EZEEKYERI 28-31

Yakuwa Yawa Empeera Eggwanga Eryali Litamusinza

29:18-20

Yakuwa bw’aba nga yawa empeera eggwanga eryali litamusinza, abaweereza be abeesigwa ayinza obutawa mpeera?

ABABABUULOONI KYE BAAKOLA

Okuwamba ekibuga Ttuulo

Abasirikale Abababulooni nga bazingizza Ttuulo

BYE NKOLA

Lutalo lwa ngeri ki olw’eby’omwoyo lwe nnwana?

ABABABULOONI BYE BAAYITAMU

  • Ebimu ku bintu Abababulooni bye baayitamu mwalimu okumala emyaka 13 nga bazingizza Ttuulo

    Olutalo olwo lwamala emyaka 13 era lwabafiiriza bingi

  • Abasirikale Abababulooni baabonaabona nnyo

    Abasirikale Abababulooni baayita mu bizibu bingi

  • Ababulooni baakola nga tebaweebwa mpeera

    Abababulooni tebaafuna mpeera

BYE NNEEFIIRIZA

Biki bye nneefiiriza okusobola okuweereza Yakuwa?

EMPEERA YAKUWA GYE YAWA ABABABULOONI

Yakuwa yabawa Misiri ng’empeera yaabwe

Esanduuko erimu eby’obugagga

EMPEERA YAKUWA GY’AMPADDE

Mpeera ki Yakuwa gy’ampadde?

Wandiikawo ekyawandiikibwa ebigambo ebiri wammwanga mwe biggiddwa.

  • Lus 2:12

  • Mal 3:16

  • Beb 6:10

  • “Katonda mutuukirivu tayinza kwerabira mulimu gwammwe n’okwagala kwe mwalaga erinnya lye.”

  • “Yakuwa akusasule olw’ebyo bye wakola, era Yakuwa Katonda wa Isirayiri akuwe empeera enzijuvu.”

  • “Ekitabo eky’okujjukiza ekikwata ku abo abatya Yakuwa n’abo abalowooza ku linnya lye ne kiwandiikibwa mu maaso ge.”

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza