Agusito 7-13
EZEEKYERI 28-31
Oluyimba 85 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Yakuwa Yawa Empeera Eggwanga Eryali Litamusinza”: (Ddak. 10)
Ezk 29:18—Kabaka Nebukadduneeza owa Babulooni yali tafunye mpeera olw’okuwamba ekibuga Ttuulo (it-2-E 1136 ¶4)
Ezk 29:19—Kabaka Nebukadduneeza yaweebwa eby’obugagga bya Misiri ng’empeera (it-1-E 698 ¶5)
Ezk 29:20—Yakuwa yawa Abababulooni empeera olw’okuba baatuukiriza ekigendererwa kye (g86-E 11/8 27 ¶4-5)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Ezk 28:12-19—Engeri abafuzi ba Ttuulo gye beeyisaamu efaananako etya n’engeri Sitaani gye yeeyisaamu? (it-2-E 604 ¶4-5)
Ezk 30:13, 14—Obunnabbi buno bwatuukirizibwa butya? (w03-E 7/1 32 ¶1-3)
Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?
Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Ezk 29:1-12
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Tegeka Ennyanjula z’Omwezi Guno: (Ddak. 15) Mulabe vidiyo eziraga ennyanjula ze tuyinza okukozesa era oluvannyuma lwa buli vidiyo, mukubaganye ebirowoozo. Kubiriza ababuulizi okwogera ku bintu ebibi ebiriwo mu nsi, mu nnyanjula zaabwe, era n’okukozesa vidiyo, Wandyagadde Okuwulira Amawulire Amalungi? nga bagaba brocuwa Amawulire Amalungi.
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 5) Oba oyinza okwogera ku by’okuyiga ebiri mu katabo Yearbook. (yb17-E 35-36 ne akas. ku lup. 35)
“Kulaakulanya Engeri Ennungi—Obuwombeefu”: (Ddak. 10) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo erina omutwe, Weewale Ebiyinza Okukuviirako Obutaba Mwesigwa—Amalala
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lv sul. 15 ¶10-17, akas. ku lup. 177
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 70 n’Okusaba