LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb17 Jjulaayi lup. 4
  • Okkiriza nti Yakuwa Yakusonyiwa?

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Okkiriza nti Yakuwa Yakusonyiwa?
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
  • Laba Ebirala
  • Sigala ng’Oli Mwesigwa ng’Omu ku b’Omu Maka Go Agobeddwa mu Kibiina
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
  • Tya Yakuwa—Beera Musanyufu!
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2006
  • Okozesa JW Library?
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Engeri y’Okukozesaamu JW Library
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
mwb17 Jjulaayi lup. 4

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Okkiriza nti Yakuwa Yakusonyiwa?

Oluusi omutima gusigala gukyatulumiriza olw’ekintu kye twakola emabega wadde nga Yakuwa yatusonyiwa. Ku lukuŋŋaana olunene olw’ennaku essatu olwa 2016, olwalina omutwe ogugamba nti “Sigala ng’Oli Mwesigwa eri Yakuwa!” twawuliriza okwogera era ne tulaba ne vidiyo ekwata ku nsonga eyo. Kozesa JW Library oddemu okulaba vidiyo eyo, oluvannyuma muddemu ebibuuzo bino:

Bazadde ba Sonja bamusanyukidde
  • Sonja yamala emyaka emeka ng’agobeddwa mu kibiina?

  • Kyawandiikibwa ki abakadde kye baamusomera, era kyamuyamba kitya?

  • Ab’oluganda baayisa batya Sonja ng’akomezeddwawo mu kibiina?

  • Sonja yali awulira atya, era taata we yamuyamba atya?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza