LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb16 Maayi lup. 2
  • Okozesa JW Library?

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Okozesa JW Library?
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Laba Ebirala
  • Engeri y’Okukozesaamu JW Library
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Akasanduuko Akatono Akalimu Emmere ey’eby’Omwoyo
    Engeri Ssente z’Owaayo Gye Zikozesebwamu
  • Etterekero ly’Ebitabo ery’Ekibiina Lituyamba Litya?
    Baani Leero Abakola Yakuwa by’Ayagala?
  • Omukutu Gwaffe Ogwa Intaneeti—Gukozese mu Kwesomesa ne mu Kusinza kw’Amaka
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2012
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
mwb16 Maayi lup. 2

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Okozesa JW Library?

JW Library, ye programu ey’obwereere ekusobozesa okuwanula Bayibuli n’ebitabo ebirala, vidiyo, n’ebyokuwuliriza n’obissa ku ssimu, oba ku kompyuta.

Ebitabo bya Bayibuli nga bwe birabika ku JW Library

ENGERI Y’OKUGIFUNAMU: Genda ku Intaneeti owanule JW Library okuva mu tterekero lya programu ng’ezo, oluvannyuma ogisse ku ssimu yo. Programu eyo osobola okugissa ku ssimu ez’ebika ebitali bimu. Bw’oba ng’oli ku Intaneeti, ggulawo JW Library owanule ebintu by’oyagala okussa ku ssimu yo. Bw’oba tolina Intaneeti awaka oboolyawo oyinza okugifuna ku Kizimbe ky’Obwakabaka bwe kiba kirina Intaneeti, ku kafe, oba awantu awalala wonna w’osobola okufunira Intaneeti. Bw’omala okuwanula ebitabo n’obissa ku ssimu yo oba ku ka kompyuta ko, tekikwetaagisa kuba ku Intaneeti okusobola okubikozesa. Kyokka, olw’okuba buli luvannyuma lwa kiseera ku JW Library kwongerwako ebintu ebipya, kijja kukwetaagisanga okugendanga ku Intaneeti osobole okuteekako ebintu ebipya.

LWAKI WEETAAGA JW LIBRARY? JW Library ekifuula kyangu okwesomesa n’okugoberera ebiba biyigirizibwa mu nkuŋŋaana. Programu eno eyambye bangi mu kubuulira embagirawo.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza