LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • sn oluyimba 89
  • Yakuwa Agamba: ‘Ba wa Magezi, Mwana Wange’

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Yakuwa Agamba: ‘Ba wa Magezi, Mwana Wange’
  • Muyimbire Yakuwa
  • Laba Ebirala
  • Yakuwa Akugamba: ‘Ba wa Magezi, Mwana Wange’
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Owulira Essanyu Lingi
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Twewaddeyo Eri Katonda!
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Twewaddeyo Eri Katonda!
    Muyimbire Yakuwa
Laba Ebirara
Muyimbire Yakuwa
sn oluyimba 89

Oluyimba 89

Yakuwa Agamba: ‘Ba wa Magezi, Mwana Wange’

Mu Kyapa

(Engero 27:11)

1. Abavubuka mumpe

’mitima gyammwe.

N’oyo anvuma nze

ajja kukiraba.

Muwaddeyo obulamu

bwammwe gyendi;

Mulaga ensi yonna

ekyo kye muli.

(CHORUS)

Mwana wange ow’omuwendo,

Ggwe beeranga wa magezi.

Ompeereze n’omutima gwo,

Era ondeetere ’ttendo.

2. Sanyukiranga nnyo

’kwewaayo kwo gyendi;

Ne bw’oba ogudde,

Nja kukuyimusa.

Ka wabeewo

akumalamu amaanyi,

Kimanye nti oli

wa muwendo gyendi.

(CHORUS)

Mwana wange ow’omuwendo,

Ggwe beeranga wa magezi.

Ompeereze n’omutima gwo,

Era ondeetere ’ttendo.

(Era laba Ma. 6:5; Mub. 11:9; Is. 41:13.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza