LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • sjj oluyimba 76
  • Owulira Essanyu Lingi

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Owulira Essanyu Lingi
  • Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Laba Ebirala
  • Owulira Otya?
    Muyimbire Yakuwa—Ennyimba Empya
  • Yakuwa Akugamba: ‘Ba wa Magezi, Mwana Wange’
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • “Mumanyenga Ebintu Obukulu”
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Twewaddeyo Eri Katonda!
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
Laba Ebirara
Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
sjj oluyimba 76

OLUYIMBA 76

Owulira Essanyu Lingi

Mu Kyapa

(Abebbulaniya 13:15)

  1. 1. Owulir’e ssanyu

    ng’okoze ky’osobola

    Okubuulira ’bantu

    aba buli ngeri.

    Ky’obeera okoze

    kiba kirungi ddala.

    Awo Katonda naye

    n’akola ogugwe.

    (CHORUS)

    Tufuna essanyu lingi

    mu kuweereza Katonda.

    Tujja kumutendereza

    emirembe gyonna.

  2. 2. Owulir’e ssanyu

    by’oyogedde bwe biba

    Bituuse ku mutima

    gw’oyo gw’obuulira.

    Abamu bagaana

    okutuwuliriza.

    Naye ffe tweyongera

    kubuulira bonna.

    (CHORUS)

    Tufuna essanyu lingi

    mu kuweereza Katonda.

    Tujja kumutendereza

    emirembe gyonna.

  3. 3. Owulir’e ssanyu

    buli lw’ojjukira nti

    Bwe tuba tubuulira

    Katonda ’tuyamba.

    Bwe tuba tunoonya

    abo abagwanira

    Twoleka obuvumu;

    tuba banyiikivu.

    (CHORUS)

    Tufuna essanyu lingi

    mu kuweereza Katonda.

    Tujja kumutendereza

    emirembe gyonna.

(Laba ne Bik. 13:48; 1 Bas. 2:4; 1 Tim. 1:11.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza