LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • ijwbq ekitundu 15
  • Ddala Yesu Ye Katonda Omuyinza w’Ebintu Byonna?

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Ddala Yesu Ye Katonda Omuyinza w’Ebintu Byonna?
  • Ebibuuzo Ebikwata ku Bayibuli Biddibwamu
  • Emitwe emitono
  • Laba Ebirala
  • Bayibuli ky’egamba
  • Yesu Ye Katonda Omuyinza w’Ebintu Byonna?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2009
  • Amazima Agakwata ku Kitaffe, Omwana, n’Omwoyo Omutukuvu
    Kiki Ddala Baibuli Ky’Eyigiriza?
  • Ddala Erinnya lya Katonda ye Yesu?
    Ebibuuzo Ebikwata ku Bayibuli Biddibwamu
  • Yesu y’Ani?
    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!—Okukubaganya Ebirowoozo ku Bayibuli
Laba Ebirara
Ebibuuzo Ebikwata ku Bayibuli Biddibwamu
ijwbq ekitundu 15
Yesu

Ddala Yesu Ye Katonda Omuyinza w’Ebintu Byonna?

Bayibuli ky’egamba

Abalabe ba Yesu baamulumiriza nti yali yeetwala okuba nga yenkanankana ne Katonda. (Yokaana 5:18; 10:30-33) Naye Yesu takiragangako nti yenkanankana ne Katonda Omuyinza w’Ebintu Byonna. Yagamba nti: “Kitange ansinga obuyinza.”—Yokaana 14:28.

Abayigirizwa ba Yesu abaasooka baali tebakitwala nti Yesu yenkanankana ne Katonda Omuyinza w’Ebintu Byonna. Ng’ekyokulabirako, omutume Pawulo yawandiika nti oluvannyuma lwa Yesu okuzuukizibwa, Katonda “[yagulumiza Yesu] n’amuteeka mu kifo ekya waggulu ennyo.” Kyeyoleka lwatu nti Pawulo yali takitwala nti Yesu ye Katonda Omuyinza w’Ebintu Byonna. Kubanga singa kyali kityo, kyandisobose kitya Katonda okugulumiza Yesu mu kifo ekya waggulu ennyo?—Abafiripi 2:9.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza