LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • w23 Febwali lup. 32
  • Ebinaakuyamba Okukozesa Omukutu Gwaffe

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Ebinaakuyamba Okukozesa Omukutu Gwaffe
  • Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2023
  • Emitwe emitono
  • Laba Ebirala
  • Okuzuula Awali Ebitundu Ebiteekebwako
  • Kozesa Ebyo Ebiri Awatandikirwa ku JW.ORG mu Buweereza Bwo
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Ebisobola Okukuyamba Nga Weesomesa
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2023
  • Funa Amagezi Agasobola Okukuyamba mu Bulamu Obwa Bulijjo ku JW.ORG
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
  • Ebitundu Ebiri mu “Omunaala gw’Omukuumi” Ebitasomebwa mu Kibiina
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2023
Laba Ebirara
Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2023
w23 Febwali lup. 32

Ebinaakuyamba Okukozesa Omukutu Gwaffe

Okuzuula Awali Ebitundu Ebiteekebwako

Ababuulizi bangi bakozesa ebitundu eby’okusoma ebiteekebwa awatandikirwa ku jw.org, mu buweereza. Ebitundu ebyo byangu okuweereza abantu ate bitera kwogera ku ngeri ebigenda mu maaso mu nsi gye bituukirizaamu obunnabbi bwa Bayibuli. Ow’oluganda omu yawandiika nti ebitundu ebyo ebiteekebwa awatandikirwa “byebyo byennyini bye twetaaga mu buweereza mu kiseera kino.”

Naye ebitundu ebiteekebwa awatandikirwa bikyusibwa buli kiseera. Kati olwo ebitundu ebitakyalabikira awatandikirwa, oyinza kubisanga wa?

  • Ng’oli awatandikira ku jw.org/lg, nyiga ku bigambo “Laba n’Ebirala.” Bw’onyiga ku bigambo ebyo, ojja kugenda awali omutwe, “Ebyali Byakateekebwa Awatandikirwa,” era awo we waba ebitundu ebitakyalabikira awatandikirwa.

  • Ku jw.org oba ku JW Library®, genda ku “Library,” ogende ku “Article Series,” oluvannyuma ogende ku “More Topics.” Ekitundu ekyo kirimu ebitundu bingi ebyateekebwako awatandikirwa ku jw.org.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza