APULI 6-12
ISAAYA 50-51
Oluyimba 88 n’Okusaba | Ennyanjula (Ddak. 1)
1. Wuliriza Oyo Eyayigirizibwa Yakuwa
(Ddak. 10)
Yakuwa yayigiriza Yesu nga tanajja ku nsi (Is 50:4; w12 11/15 lup. 11 ¶4)
Yesu yassangayo omwoyo nga Yakuwa amuyigiriza (Is 50:5; cf lup. 133 ¶13)
Abo abatya Yakuwa bawuliriza eddoboozi ly’Omuweereza we Yesu (Is 50:10; Yok 10:27)
EKY’OKULOWOOZAAKO: Nnyinza ntya okukiraga nti njagala nnyo okuyigirizibwa Yakuwa nga Yesu?—1Pe 2:21.
2. Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo
(Ddak. 10)
Is 51:3—Biki bye tusobola okukola leero ebinaatuyamba okweteekerateekera obulamu mu nsi empya? (w22.12 lup. 28-29 ¶2-4)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?
3. Okusoma Bayibuli
(Ddak. 4) Is 50:1-11 (th essomo 2)
4. Okutandika Okunyumya n’Abantu
(Ddak. 3) OKUBUULIRA EMBAGIRAWO. Baako ky’obuulira mukozi munno ekikwata ku mukolo gw’Ekijjukizo. (lmd essomo 2 akatundu 4)
5. Weeyongere Okuyamba Abantu
(Ddak. 4) WAMUSANGA NNYUMBA KU NNYUMBA. Omuntu yajja ku Kijjukizo. Muyite ku lukuŋŋaana olunaddako. (lmd essomo 9 akatundu 4)
6. Okunnyonnyola Abalala Ebyo by’Okkiririzaamu
(Ddak. 5) Ekyokulabirako. ijwbq ekitundu 140 ¶4—Omutwe: Okukkiririza mu Yesu Kye Kyokka Ekyetaagisa Okusobola Okulokolebwa? (lmd essomo 11 akatundu 5)
Oluyimba 99
7. Ebyetaago by’Ekibiina
(Ddak. 15)
8. Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina
(Ddak. 30) lfb ennyanjula yʼekitundu 12 n’essomo 74-75