LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb25 Maaki lup. 11
  • Apuli 14-20

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Apuli 14-20
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2025
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2025
mwb25 Maaki lup. 11

APULI 14-20

ENGERO 9

Oluyimba 56 n’Okusaba | Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

1. Beera Wa Magezi, Tobeera Munyoomi

(Ddak. 10)

Omuntu omunyoomi takkiriza kuwabulwa, era anyiigira oyo aba amuwabudde (Nge 9:​7, 8a; w22.02 lup. 9 ¶4)

Omuntu ow’amagezi asiima okuwabulwa okumuweebwa n’oyo aba amuwabudde (Nge 9:8b, 9; w22.02 lup. 12 ¶12-14; w01-E 5/15 lup. 30 ¶1-2)

Omuntu ow’amagezi aganyulwa, naye omunyoomi afuna ebizibu (Nge 9:12; w01-E 5/15 lup. 30 ¶5)

Mwannyinaffe omuvubuka ng’awuliriza amagezi mwannyinaffe omukulu g’amuwa.

2. Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo

(Ddak. 10)

  • Nge 9:17—“Amazzi amabbe” kye ki era lwaki‘gawooma’? (w23.06 lup. 22 ¶9)

  • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

3. Okusoma Bayibuli

(Ddak. 4) Nge 9:​1-18 (th essomo 5)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

4. Weeyongere Okuyamba Abantu

(Ddak. 4) NNYUMBA KU NNYUMBA. Omuntu yaliwo ku mukolo gw’Ekijjukizo. (lmd essomo 8 akatundu 3)

5. Weeyongere Okuyamba Abantu

(Ddak. 4) OKUBUULIRA MU BIFO EBYA LUKALE. Ku mulundi ogwayita wamuyamba okumanya ekifo ekimuli okumpi w’ayinza okukwatira Omukolo gw’Ekijjukizo.(lmd essomo 7 akatundu 4)

6. Weeyongere Okuyamba Abantu

(Ddak. 4) OKUBUULIRA EMBAGIRAWO. Wayamba omu ku b’eŋŋanda zo okumanya ekifo ekimuli okumpi w’ayinza okukwatira omukolo gw’Ekijjukizo. (lmd essomo 8 akatundu 4)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Oluyimba 84

7. Okuba n’Enkizo Kikufuula Okuba owa Waggulu ku Balala?

(Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo.

Mulabe VIDIYO. Oluvannyuma buuza abakuwuliriza:

  • Ekigambo “enkizo” kitegeeza ki?

  • Abo abalina enkizo mu kibiina basaanidde kwetwala batya?

  • Lwaki okuweereza abalala tusaanidde okukitwala nga kikulu okusinga enkizo ze tulina?

8. Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina

(Ddak. 30) bt sul. 25 ¶5-7, akasanduuko ku lup. 228

Okufundikira (Ddak. 3) | Oluyimba 42 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza