LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb25 Maaki lup. 7
  • Maaki 31–Apuli 6

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Maaki 31–Apuli 6
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2025
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2025
mwb25 Maaki lup. 7

MAAKI 31–APULI 6

ENGERO 7

Oluyimba 34 n’Okusaba | Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Malaaya ng’ayimiridde ku mulyango gw’ennyumba ye ng’omuvubuka ayitawo.

1. Weewale Embeera Eziyinza Okukuviirako Okukola Ekibi

(Ddak. 10)

Omuvubuka atalina bumanyirivu asalawo okuyita okumpi n’ekkubo erigenda ewa malaaya(Nge 7:​7-9; w00-E 11/15 lup. 29 ¶5)

Malaaya oyo ajja gy’ali era amusendasenda(Nge 7:​10, 13-21; w00-E 11/15 lup. 30 ¶4-6)

Afuna ebizibu era afiirwa enkolagana ye ne Yakuwa olw’okwessa mu mbeera eyo (Nge 7:​22, 23; w00-E 11/15 lup. 31 ¶2)

2. Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo

(Ddak. 10)

  • Nge 7:3—Kitegeeza ki okusiba ebiragiro bya Yakuwa ku ngalo zaffe, n’okubiwandiika ku mutima gwaffe? (w00-E 11/15 lup. 29 ¶1)

  • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

3. Okusoma Bayibuli

(Ddak. 4) Nge 7:​6-20 (th essomo 2)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

4. Weeyongere Okuyamba Abantu

(Ddak. 4) NNYUMBA KU NNYUMBA. Ku mulundi ogwayita omuntu yakkiriza akapapula akamuyita ku Kijjukizo, era n’akiraga nti ayagala okumanya ebisingawo.(lmd essomo 9 akatundu 5)

5. Weeyongere Okuyamba Abantu

(Ddak. 4) OKUBUULIRA EMBAGIRAWO. Ku mulundi ogwayita omuntu yakkiriza akapapula akamuyita ku Kijjukizo, era n’akiraga nti ayagala okumanya ebisingawo. (lmd essomo 9 akatundu 4)

6. Weeyongere Okuyamba Abantu

(Ddak. 4) OKUBUULIRA MU BIFO EBYA LUKALE. Ku mulundi ogwayita omuntu yakkiriza akapapula akamuyita ku Kijjukizo, era n’akiraga nti ayagala okumanya ebisingawo. (lmd essomo 9 akatundu 3)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Oluyimba 13

7. Akakisa Akalala (Luk 4:6)

(Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo.

Mulabe VIDIYO. Oluvannyuma buuza abakuwuliriza:

  • Sitaani yakema atya Yesu, era naffe tuyinza tutya okukemebwa mu ngeri efaananako bw’etyo?

  • Tuyinza tutya okwewala okutwalirizibwa ebikemo bya Sitaani?

8. Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina

(Ddak. 30) bt sul. 24 ¶13-21

Okufundikira (Ddak. 3) | Oluyimba 70 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza