LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb25 Maaki lup. 6-16
  • Maaki 24-30

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Maaki 24-30
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2025
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2025
mwb25 Maaki lup. 6-16

MAAKI 24-30

ENGERO 6

Oluyimba 11 n’Okusaba | Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

1. Biki Bye Tuyigira ku Nkuyege?

(Ddak. 10)

Bwe twetegereza enkuyege tusobola okubaako bye tuziyigirako (Nge 6:6)

Wadde ng’enkuyege tezirina mufuzi, zikola n’obunyiikivu, zikolera wamu era zeeteekerateekera ebiseera eby’omu maaso (Nge 6:​7, 8; it-1-E lup. 115 ¶1-2)

Bwe tukoppa enkuyege tuganyulwa (Nge 6:​9-11; w00-E 9/15 lup. 26 ¶3-4)

Enkuyege nga zeetisse ebikoola.

© Aerial Media Pro/Shutterstock

2. Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo

(Ddak. 10)

  • Nge 6:​16-19—Ebibi ebyogerwako mu nnyiriri ezo bye byokka Yakuwa by’akyawa? (w00-E 9/15 lup. 27 ¶3)

  • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

3. Okusoma Bayibuli

(Ddak. 4) Nge 6:​1-26 (th essomo 10)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

4. Okutandika Okunyumya n’Abantu

(Ddak. 4) OKUBUULIRA EMBAGIRAWO. Yita omu ku b’eŋŋanda zo eyaggwaamu amaanyi, okubaawo ku kwogera okw’enjawulo ne ku Kijjukizo. (lmd essomo 4 akatundu 3)

5. Okutandika Okunyumya n’Abantu

(Ddak. 4) OKUBUULIRA EMBAGIRAWO. Saba mukama wo ku mulimu olukusa osobole okubaawo ku Kijjukizo. (lmd essomo 3 akatundu 3)

6. Okutandika Okunyumya n’Abantu

(Ddak. 4) OKUBUULIRA EMBAGIRAWO. Yita omuntu okubaawo ku kwogera okw’enjawulo ne ku Kijjukizo. (lmd essomo 5 akatundu 3)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Oluyimba 2

7. Ebitonde Biraga nti Yakuwa Ayagala Tube Basanyufu—Ebisolo

(Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo.

Mulabe VIDIYO. Oluvannyuma buuza abakuwuliriza:

  • Ebisolo bituyigiriza ki ku Yakuwa?

8. Ebyetaago by’Ekibiina

(Ddak. 10)

9. Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina

(Ddak. 30) bt sul. 24 ¶7-12, akasanduuko ku lup. 221

Okufundikira (Ddak. 3) | Oluyimba 126 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza