LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb23 Noovemba lup. 14
  • Ddesemba 25-31

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Ddesemba 25-31
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
mwb23 Noovemba lup. 14

Ddesemba 25-31

YOBU 30-31

  • Oluyimba 28 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Engeri Yobu gye Yasigala nga Muyonjo mu Mpisa”: (Ddak. 10)

  • Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • Yob 31:35​—Tuyinza tutya okwewala okubeera ng’abo abaali beeyita mikwano gya Yobu singa omuntu atubuulira ku bizibu by’alina? (w05-E 11/15 lup. 11 ¶3)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Yob 31:​15-40 (th essomo 5)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Mubuulire ku nteekateeka yaffe ey’okuyigiriza abantu Bayibuli, era omulekere kkaadi eraga enteekateeka y’okuyigiriza Bayibuli. (th essomo 1)

  • Okuddiŋŋana: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muyite ajje mu nkuŋŋaana, era obe ng’amulaga vidiyo Biki Ebikolebwa mu Kingdom Hall? oluvannyuma mugikubaganyeeko ebirowoozo. (th essomo 11)

  • Okwogera: (Ddak. 5) g16.4 lup. 8-9​—Omutwe: Nnyinza Ntya Okunnyonnyola Omuntu ekyo Bayibuli ky’Eyogera ku Kulya Ebisiyaga? (th essomo 14)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 36

  • “Ensonga Lwaki Kibi Okulaba Ebifaananyi eby’Obuseegu”: (Ddak. 7) Mulabe vidiyo oluvannyuma mugikubaganyeeko ebirowoozo.

  • Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 8)

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) bt sul. 4 ¶1-8

  • Okufundikira (Ddak. 3)

  • Oluyimba 74 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza