LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb23 Noovemba lup. 13
  • Bye Nsobola Okukola Okukuuma Erinnya Lyaffe Eddungi

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Bye Nsobola Okukola Okukuuma Erinnya Lyaffe Eddungi
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Laba Ebirala
  • Okusalawo mu Ngeri Eraga nti Twesiga Yakuwa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Ssaayo Omwoyo ng’Ebibuuzo Bino Biddibwamu
    Programu y’Olukuŋŋaana Olunene olw’Olunaku Olumu Olubaako Omulabirizi Akyalira Ebibiina Olwa 2025-2026
  • Ssaayo Omwoyo ng’Ebibuuzo Bino Biddibwamu
    Programu y’Olukuŋŋaana Olunene olw’Olunaku Olumu Olwa 2025-2026 Olubaako Akiikiridde Ettabi
  • Okusoma Bayibuli Buli Lunaku n’Okunoonya Amagezi
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
mwb23 Noovemba lup. 13

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Bye Nsobola Okukola Okukuuma Erinnya Lyaffe Eddungi

Abantu beetegereza nnyo engeri Abajulirwa ba Yakuwa gye beeyisaamu. (1Ko 4:9) Weebuuze, ‘Enjogera yange n’enneeyisa yange biweesa Yakuwa ekitiibwa?’ (1Pe 2:12) Tetusaanidde kukola kintu kyonna ekisobola okuleeta ekivume ku kibiina kya Yakuwa.​—Mub 10:1.

Wandiika ekyo Omukristaayo kye yandikoze mu mbeera zino wammanga, n’omusingi gwa Bayibuli ogusobola okumuyamba:

  • Omuntu atali mukkiriza bw’ayogera naawe mu ngeri ey’obukambwe

  • Amaka go, olugoye lwo, oba emmotoka, nga tebiri mu mbeera nnungi

  • Singa etteeka eriteereddwawo mu kitundu lirabika ng’eritali lya bwenkanya oba nga zzibu okugondera

Ebifaananyi: Ebifaananyi okuva mu vidiyo “Okuyamba Abantu Okwagala Amazima n’Okugatwala nga ga Muwendo.” 1. Ow’oluganda ng’anoonyereza mu kitabo ekimu. 2. Ow’oluganda ne mwannyinaffe nga beekenneenya ebyo bye banoonyerezzaako. 3. Empapula eziriko bye banoonyerezzaako nga ziri kumpi n’akatabo, “The Origin of Life​—Five Questions Worth Asking.” 4. Omukyala ng’akozesa omukutu gwa jw.org ku ssimu ye.

Ab’oluganda abanoonyereza, abali mu Kitongole Ekiwandiisi, baleetedde batya abantu okwongera okwesiga ekibiina kya Yakuwa?

MULABE VIDIYO, OKUYAMBA ABANTU OKWAGALA AMAZIMA N’OKUGATWALA NGA GA MUWENDO, OLUVANNYUMA MUDDEMU EKIBUUZO KINO:

Owulira otya bw’olowooza ku kufuba ekibiina kya Yakuwa kwe kiteekamu okufulumya ebintu ebituufu era ebyesigika?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza