LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb23 Ssebutemba lup. 14
  • Okitobba 30–Noovemba 5

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Okitobba 30–Noovemba 5
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
mwb23 Ssebutemba lup. 14

Okitobba 30–Noovemba 5

YOBU 11-12

  • Oluyimba 87 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Ebintu Ebisatu Ebituyamba Okufuna Amagezi n’Okugaganyulwamu”: (Ddak. 10)

  • Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • Yob 12:11​—Omusingi oguli mu lunyiriri luno guyinza gutya okutuyamba okwongera okulongoosa mu ngeri gye tuwulirizaamu? (w08 10/1 lup. 19 ¶5)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Yob 12:​1-25 (th essomo 5)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Mubuulire ku nteekateeka y’okuyigiriza abantu Bayibuli, era omuwe kkaadi eraga enteekateeka y’okuyiga Bayibuli. (th essomo 1)

  • Okudiŋŋana: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muyite ajje mu nkuŋŋaana, era obe ng’amulaga vidiyo Biki Ebikolebwa mu Kingdom Hall? era mugikubaganyeeko ebirowoozo. (th essomo 13)

  • Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) lff essomo 12 mu bufunze, okwejjukanya, ne eky’okukolako (th essomo 19)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 135

  • “Abazadde​—Muyambe Abaana Bammwe Okufuna Amagezi Agava Eri Katonda”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: Ddak. 30) bt sul. 1 ¶8-15, akas. ku lup. 13

  • Okufundikira (Ddak. 3)

  • Oluyimba 3 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza