LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb23 Ssebutemba lup. 8
  • Okitobba 2-8

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Okitobba 2-8
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
mwb23 Ssebutemba lup. 8

Okitobba 2-8

YOBU 1-3

  • Oluyimba 141 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Weeyongere Okukiraga Nti Oyagala Nnyo Yakuwa”: (Ddak. 10)

  • Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • Yob 1:10​—Olunyiriri luno lutuyamba lutya okutegeera ebigambo bya Yesu ebiri mu Matayo 27:46? (w21.04 lup. 11 ¶9)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Yob 3:​1-26 (th essomo 12)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Mubuulire ebikwata ku mukutu gwaffe, era omuwe kkaadi eragirira abantu ku jw.org. (th essomo 9)

  • Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Beera ng’amulaga vidiyo, Lwaki Kikulu Okuyiga Bayibuli? era mugikubaganyeeko ebirowoozo. (th essomo 20)

  • Okwogera: (Ddak. 5) w22.01 lup. 11-12 ¶11-14​—Omutwe: Yigiriza Bulungi Nga Yakobo​—Yogera ku Bizibu Ebiriwo Naye Beera Mwetoowaze. (th essomo 18)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 21

  • Nnali Ndowooza Nti Sirina Nkyukakyuka ze Nneetaaga Kukola: (Ddak. 10) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo oluvannyuma muddemu ebibuuzo bino: Lwaki Ow’oluganda Birdwell yali alowooza nti teyalina nkyukakyuka ze yali yeetaaga kukola?

    Okufumiitiriza ku Matayo 6:33 kyakyusa kitya endowooza ye?

    Kiki ekirala ky’oyigidde ku b’omu maka g’Ow’oluganda Birdwell?

  • “Kozesa Ebyo Ebiri Awatandikirwa ku JW.ORG mu Buweereza Bwo”: (Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 59 akatundu 6 ne mu bufunze, okwejjukanya, n’eky’okukolako

  • Okufundikira (Ddak. 3)

  • Oluyimba 129 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza