LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb23 Jjanwali lup. 12
  • Okukolera ku Bulagirizi Kivaamu Emikisa

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Okukolera ku Bulagirizi Kivaamu Emikisa
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Laba Ebirala
  • Okubuulirira Okwoleka Okwagala Taata kw’Awa Mutabani We
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Engeri Amateeka Gye Gaalagamu nti Yakuwa Afaayo ku Bisolo
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • Sigala ng’Oli Musanyufu Wadde ng’Ebintu Tebigenze nga Bwe Wandyagadde
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • “Omuntu Asobola Okuba ow’Omugaso eri Katonda?”
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
mwb23 Jjanwali lup. 12
Kabaka Dawudi ng’ali wamu n’Abayisirayiri abalala nga bayimba era nga bazina ng’eno Abaaleevi basitudde essanduuko y’endagaano.

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Okukolera ku Bulagirizi Kivaamu Emikisa

Dawudi yali ayagala okuleeta essanduuko y’endagaano e Yerusaalemi (1By 13:3)

Ekyo kye yali ayagala tekyatuukirira kubanga yakkiriza essanduuko okutambuzibwa mu ngeri eyali tekkirizibwa mu Mateeka (1By 15:13; w03 5/1 lup. 19 ¶12)

Oluvannyuma lwa Dawudi okukolera ku bulagirizi bwa Yakuwa, yasobola okuleeta essanduuko eyo (1By 15:2; 16:11; w03 5/1 lup. 19 ¶13)

Yakuwa asanyuka nnyo bwe tuba n’ebiruubirirwa ebirungi. Kyokka okusobola okusiima ebyo bye tukola, tulina okugoberera obulagirizi bwe.​—Ma 30:16.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza