LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb23 Jjanwali lup. 12
  • February 13-19

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • February 13-19
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
mwb23 Jjanwali lup. 12

Febwali 13-19

1 EBYOMUMIREMBE 13-16

  • Oluyimba 123 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Okukolera ku Bulagirizi Kivaamu Emikisa”: (Ddak. 10)

  • Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • 1By 16:31​—Lwaki Abaleevi baayimba nti: “Yakuwa afuuse Kabaka!”? (w14 1/15 lup. 10 ¶14)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 1By 13:1-14 (th essomo 11)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa emu ku nsonga ze batera okwekwasa mu kitundu kyammwe. (th essomo 18)

  • Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako, oluvannyuma omuwe akamu ku butabo bwe tukozesa okuyigiriza abantu Bayibuli. (th essomo 7)

  • Okwogera: (Ddak. 5) w16.01 lup. 13-14 ¶7-10​—Omutwe: “Okwagala kwa Kristo Kutusindiikiriza.”​—2Ko 5:14. (th essomo 8)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 86

  • Beera Mukwano gwa Yakuwa​—Ssaayo Omwoyo ng’Oli mu Nkuŋŋaana: (Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo. Bwe kiba kisoboka buuza abaana be wategese nga bukyali ebibuuzo bino: Lwaki tusaanidde okussaayo omwoyo nga tuli mu nkuŋŋaana? Kiki ekiyinza okukuyamba okussaayo omwoyo?

  • Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 10)

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 37 akatundu 6 ne mu bufunze, okwejjukanya, n’eky’okukolako

  • Okufundikira (Ddak. 3)

  • Oluyimba 21 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza