LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb23 Jjanwali lup. 6
  • Jjanwali 23-29

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Jjanwali 23-29
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
mwb23 Jjanwali lup. 6

Jjanwali 23-29

1 EBYOMUMIREMBE 4-6

  • Oluyimba 42 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Essaala Ze Nsaba Ziraga nti Ndi Muntu wa Ngeri Ki?”: (Ddak. 10)

  • Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • 1By 5:10​—Okuba nti Abakaguli baawangulwa kituzzaamu kitya amaanyi bwe tuba nga twolekagana n’ebizibu eby’amaanyi? (w05 11/1 lup. 9 ¶8)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 1By 6:61-81 (th essomo 2)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Kozesa ebiri mu kitundu Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa emu ku nsonga abantu ze batera okwekwasa mu kitundu kyammwe. (th essomo 3)

  • Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Beera ng’amulaga vidiyo Lwaki Kikulu Okuyiga Bayibuli?, era oluvannyuma mugikubaganyeeko ebirowoozo. (th essomo 14)

  • Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) lff essomo 08, mu bufunze, okwejjukanya, n’eky’okukolako (th essomo 9)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 127

  • “Weeteekereteekere Kati Embeera Eyinza Okukwetaagisa Okufuna Obujjanjabi obw’Amangu”: (Ddak. 15) Kulaba vidiyo n’okukubaganya ebirowoozo. Kya kukubirizibwa mukadde. Oluvannyuma lwa vidiyo, lekayo eddakiika eziwerako kisobozese bangi okubaako bye baddamu.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 35

  • Okufundikira (Ddak. 3)

  • Oluyimba 88 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza