Ddesemba 26, 2022–Jjanwali 1, 2023
2 BASSEKABAKA 20-21
Oluyimba 41 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Okusaba Kwaleetera Yakuwa Okubaako ky’Akolawo”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
2Sk 21:13—Mu ngeri ki Yakuwa gye yandikozesezza bbirigi okupima Yerusaalemi? (it-2-E lup. 240 ¶1)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 2Sk 21:1-15 (th essomo 10)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa emu ku nsonga abantu ze batera okwekwasa mu kitundu kyammwe. (th essomo 4)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Mubuulire ebikwata ku mukutu gwaffe ogwa jw.org, era omuwe kaadi emulagirira ku mukutu ogwo. (th essomo 6)
Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) lff essomo 08 akatundu 6 (th essomo 19)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Essaala Zaffe Za Muwendo Nnyo eri Yakuwa”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Njagala Nnyo Okusaba.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 32 akatundu 5-6 ne mu bufunze, okwejjukanya, eky’okukolako
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 142 n’Okusaba