LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb22 Noovemba lup. 13
  • Musanyuke nga Muyigganyizibwa

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Musanyuke nga Muyigganyizibwa
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
  • Laba Ebirala
  • Osobola Okugumira Okuyigganyizibwa
    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!—Okukubaganya Ebirowoozo ku Bayibuli
  • Basanyufu Wadde nga Bayigganyizibwa
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2004
  • Teweerabira Kusabira Bakristaayo Bannaffe Abayigganyizibwa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
  • Tambulira mu Bigere bya Kristo
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
mwb22 Noovemba lup. 13
Ebifaananyi ebyaggibwa mu vidiyo, “Tusobola Okuba Abasanyufu Wadde nga Tuyigganyizibwa.” Ebifaananyi: Konstantin Bazhenov ngali mu kkomera. 1. Ng’asoma Bayibuli. 2. Ng’asaba. 3. Ng’ayimba ennyimba z’Obwakabaka.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Musanyuke nga Muyigganyizibwa

Abakristaayo basuubira okuyigganyizibwa. (Yok 15:20) Wadde ng’okuyigganyizibwa kuleeta obulumi n’okweraliikirira, tusobola okuba abasanyufu singa tukugumira.​—Mat 5:10-12; 1Pe 2:19, 20.

MULABE VIDIYO, TUSOBOLA OKUBA ABASANYUFU WADDE NGA TUYIGGANYIZIBWA, OLUVANNYUMA MUDDEMU EBIBUUZO BINO:

Biki by’oyigidde ku w’Oluganda Bazhenov ku bikwata ku bukulu

  • bw’okusoma Bayibuli buli lunaku?

  • bw’okufuna obuyambi okuva eri Bakristaayo bannaffe?a

  • bw’okusaba obutayosa?

  • bw’okuyimba ennyimba z’Obwakabaka?

  • bw’okubuulira abalala ebyo bye tukkiririzaamu?

a Tusobola okusabira bakkiriza bannaffe abali mu makomera nga twogera amannya gaawe. Kyokka, ofiisi y’ettabi tesobola kutuweerereza mabaluwa gaffe eri ab’oluganda abali mu makomera.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza