LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb22 Noovemba lup. 12
  • Ddesemba 19-25

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Ddesemba 19-25
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
mwb22 Noovemba lup. 12

Ddesemba 19-25

2 BASSEKABAKA 18-19

  • Oluyimba 148 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Engeri Abo Abatuziyiza Gye Bagezaako Okutumalamu Amaanyi”: (Ddak. 10)

  • Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • 2Sk 19:37​—Olunyiriri luno lulaga lutya nti tetusaanidde kumala gakkiririza mu ebyo abayiikuula ebintu eby’edda bye bagamba? (it-1-E lup. 155 ¶4)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 2Sk 18:1-12 (th essomo 5)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muyite ajje mu nkuŋŋaana, era beera ng’amulaga vidiyo Biki Ebikolebwa mu Kingdom Hall? era mugikubaganyeeko ebirowoozo. (th essomo 1)

  • Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Mubuulire ku nteekateeka yaffe ey’okuyigiriza abantu Bayibuli ku bwereere, era omuwe kaadi eyogera ku nteekateeka eyo. (th essomo 2)

  • Okwogera: (Ddak. 5) w20.11 lup. 15 ¶14​—Omutwe: Tuyinza Tutya Okusabira Abo Abayigganyizibwa? (th essomo 14)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 128

  • “Musanyuke nga Muyigganyizibwa”: (Ddak. 8) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Tusobola Okuba Abasanyufu Wadde nga Tuyigganyizibwa.

  • Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 7)

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 32 akatundu 1-4 n’ekipande, “Engeri Ekirooto Ekikwata ku Muti Gye Kikwata ku Bwakabaka bwa Katonda”

  • Okufundikira (Ddak. 3)

  • Oluyimba 22 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza