LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb22 Noovemba lup. 2
  • Abali Naffe Bangi Okusinga Abali Nabo

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Abali Naffe Bangi Okusinga Abali Nabo
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
  • Laba Ebirala
  • “Ai Yakuwa, Zibula Amaaso Ge Alabe”
    Yoleka Obuvumu ng’Oweereza Katonda
  • Eggye lya Yakuwa Eryalina Amagaali ag’Omuliro
    Ebimu ku Ebyo by’Oyiga mu Bayibuli
  • Erisa Yalaba Amagaali ag’Omuliro​—Naawe Ogalaba?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2013
  • “Situla Omwana Wo”
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
mwb22 Noovemba lup. 2
Erisa ng’alaga omuweereza we eyali atidde, embalaasi ennyingi n’amagaali g’omuliro ebyali byetoolodde eggye lya Busuuli.

Erisa ng’agamba omuweereza we nti: “Abali naffe bangi okusinga abali nabo.”​—2Sk 6:16

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

“Abali Naffe Bangi Okusinga Abali Nabo”

Erisa n’omuweereza we baali beetooloddwa abalabe (2Sk 6:13, 14; it-1-E lup. 716 ¶4)

Erisa yasigala mukkakkamu era n’azzaamu omuweereza we amaanyi (2Sk 6:15-17; w13 8/15 lup. 30 ¶2; laba ekifaananyi ekiri kungulu)

Mu ngeri ey’ekyamagero, Yakuwa yawonya Erisa n’omuweereza we (2Sk 6:18, 19; it-1-E lup. 343 ¶1)

Yesu n’eggye lye ery’omu ggulu nga batunuulidde abasirikale abalumbye ekitundu. Ow’oluganda ng’ayamba Abajulirwa ba Yakuwa babiri okuyingira mu nnyumba.

Abalabe baffe si ba maanyi okusinga Yakuwa. Singa twali tusobola okulaba eyo ebitonde eby’omwoyo gye bibeera ne tulaba engeri Yakuwa gy’akozesaamu bamalayika okukuuma abantu be, olowooza kiki kye twandirabye?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza