LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb22 Maayi lup. 6
  • Maayi 23-29

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Maayi 23-29
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
mwb22 Maayi lup. 6

Maayi 23-29

2 SAMWIRI 4-6

  • Oluyimba 135 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Weewalenga Okunyiiza Yakuwa”: (Ddak. 10)

  • Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • 2Sa 6:8, 9​—Kiki kye tuyigira ku ngeri Dawudi gye yeeyisaamu nga Yakuwa ayolese obusungu bwe? (w96-E 4/1 lup. 29 ¶1)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 2Sa 4:1-12 (th essomo 10)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa emu ku nsonga abantu ze batera okwekwasa mu kitundu kyammwe. (th essomo 12)

  • Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Beera ng’amulaga vidiyo Lwaki Kikulu Okuyiga Bayibuli? (th essomo 9)

  • Okwogera: (Ddak. 5) w05 10/1 lup. 25 ¶14-15​—Omutwe: “Mutye Katonda era Mumuwe Ekitiibwa.”​—Kub. 14:7. (th essomo 19)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 143

  • “Weeteekeddeteekedde Obutabanguko Obuyinza Okubaawo mu Kitundu Kyammwe?”: (Ddak. 15) Kitundu kya kukubaganya birowoozo era nga kya kukubirizibwa mukadde. Mulabe vidiyo Weetegekedde Akatyabaga? Yogera ku kujjukizibwa okuva ku ofiisi y’ettabi n’okuva eri akakiiko k’abakadde bwe kuba nga weekuli.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 05

  • Okufundikira (Ddak. 3)

  • Oluyimba 96 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza