LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb22 Maayi lup. 5
  • “Okwagala . . . Kusuubira Ebintu Byonna”

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • “Okwagala . . . Kusuubira Ebintu Byonna”
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
  • Laba Ebirala
  • Koppa Abaweereza ba Yakuwa Abaali Abeesigwa
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2016
  • “Mutambulirenga mu Kwagala”
    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa
  • “Okwagala . . . Tekwegulumiza”
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
  • Lindirira Yakuwa ng’Olina Essuubi era Beera Muvumu
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2006
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
mwb22 Maayi lup. 5

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

“Okwagala . . . Kusuubira Ebintu Byonna”

Olw’okuba twagala baganda baffe, tubasuubiramu ebirungi. (1Ko 13:4, 7) Ng’ekyokulabirako, mukkiriza munnaffe bw’akola ekibi eky’amaanyi n’akangavvulwa, tuba n’essuubi nti ajja kukolera ku bulagirizi obuba bumuweereddwa. Tugumiikiriza bakkiriza bannaffe abatali banywevu mu kukkiriza, era tufuba okubayamba. (Bar 15:1) Omuntu bw’agobebwa mu kibiina, tusigala tulina essuubi nti luliba olwo n’akomawo.​—Luk 15:17, 18.

MULABE VIDIYO JJUKIRA ENGERI OKWAGALA GYE KWEYISAAMU​—KUSUUBIRA EBINTU BYONNA, OLUVANNYUMA MUKUBAGANYE EBIROWOOZO KU BIBUUZO BINO:

  • Mu kusooka ani Abuneeri gwe yali awagira, ate oluvannyuma ani gwe yatandika okuwagira?

  • Dawudi yatwala atya ekyo Abuneeri kye yasaba, ate ye Yowaabu yakitwala atya?

  • Lwaki bakkiriza bannaffe tusaanidde okubasuubiramu ebirungi?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza