Jjanwali 24-30
LUUSI 1-2
Oluyimba 108 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Laga Abalala Okwagala Okutajjulukuka”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
Lus 1:20, 21—Lwaki Nawomi yagamba nti Yakuwa yali azibuwazza nnyo obulamu bwe? (w05 5/1 lup. 30 ¶2)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Lus 1:1-17 (th essomo 10)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa emu ku nsonga abantu ze batera okwekwasa mu kitundu kyammwe. (th essomo 12)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma beera ng’amulaga vidiyo, Lwaki Kikulu Okuyiga Bayibuli? (th essomo 9)
Okwogera: (Ddak. 5) ia lup. 43-44 ¶5-9—Omutwe: Amaka Kye Ki? (th essomo 20)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Yakuwa Atulaga Okwagala Okutajjulukuka”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Lipoota y’Akakiiko k’Abo Abakwanaganya eya 2019.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) rr sul. 19 ¶7-15
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 97 n’Okusaba