LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb21 Noovemba lup. 4
  • Bye Tuyigira ku Butakkaanya Obwaliwo

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Bye Tuyigira ku Butakkaanya Obwaliwo
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • Laba Ebirala
  • Okubuulirira Yoswa Kwe Yasembayo Okuwa Abayisirayiri
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • Goberera Yakuwa n’Omutima Gwo Gwonna
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • Lwaki Kikulu Okubeera Omumativu n’Okuba Omwetoowaze?
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
  • Yakuwa Alwanirira Isirayiri
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
mwb21 Noovemba lup. 4
Abayisirayiri abaali babeera ebuvanjuba ba Yoludaani nga baddamu Abayisirayiri abalala abaali batutte obubi.

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Bye Tuyigira ku Butakkaanya Obwaliwo

Ab’omu bika ebyali ebuvanjuba wa Yoludaani baazimba ekyoto ekinene ennyo (Yos 22:10)

Ebika ebirala byabanenya nga birowooza nti tebaali beesigwa (Yos 22:12, 15, 16; w06 5/1 lup. 5 ¶3)

Abo abaali banenyezebwa baddamu mu ngeri ey’obukkakkamu, ne bakkakkanya mbeera (Yos 22:21-30; w08 11/15 lup. 18 ¶5)

Ebyo ebyaliwo bituyigiriza ki ku ngeri gye tusaanidde okweyisaamu ng’abalala batwogeddeko eby’obulimba era n’obukulu bw’obutasalira balala musango nga tetumanyi byonna bizingiramu?​—Nge 15:1; 18:13.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza