Noovemba 8-14
YOSWA 20-22
Oluyimba 120 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Bye Tuyigira ku Butakkaanya Obwaliwo”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
Yos 21:43, 44—Ebigambo bino byatuukirira bitya wadde ng’Abakanani bangi baawonawo ng’Abayisirayiri bawambye ensi era nga bangi baagaana okufugibwa Abayisirayiri? (it-1-E lup. 402 ¶3)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Yos 20: 1–21:3 (th essomo 5)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Vidiyo Eraga Okuddiŋŋana: (Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Okuddiŋŋana: Bayibuli—Kub 21:3, 4. Muyimirize vidiyo buli awali akabonero ak’okugiyimiriza era obuuze ebibuuzo ebiragiddwa mu vidiyo.
Okuddiŋŋana: (Ddak. 3) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. (th essomo 12)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 5) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma muwe brocuwa Nnyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna! (th essomo 14)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 15)
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) rr sul. 15 ¶18-23
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 121 n’Okusaba