LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb21 Jjulaayi lup. 6
  • Jjulaayi 19-25

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Jjulaayi 19-25
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
mwb21 Jjulaayi lup. 6

Jjulaayi 19-25

EKYAMATEEKA 16-18

  • Oluyimba 115 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Emisingi egy’Okugoberera Okusobola Okusala Emisango mu Butuukirivu”: (Ddak. 10)

  • Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • Ma 17:7​—Lwaki Amateeka gaali galagira nti abajulizi be baba basooka okukuba amayinja omuntu eyabanga azizza omusango? (it-1-E lup. 787)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Ma 16:9-22 (th essomo 5)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe magazini eyogera ku nsonga gy’ayagala okumanya. (th essomo 3)

  • Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe akamu ku butabo bwe tukozesa okuyigiriza abantu Bayibuli. (th essomo 4)

  • Okwogera: (Ddak. 5) it-1-E lup. 519 ¶4​—Omutwe: Ddala Ekibiina Ekikristaayo Kirina Abalamuzi? (th essomo 18)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 81

  • Osobola Okuweereza nga Payoniya owa Bulijjo?: (Ddak. 10) Kitundu kya kukubirizibwa omulabirizi w’obuweereza nga kyesigamiziddwa ku bitundu, “Osobola Okukigezaako Okumala Omwaka Gumu?” ne “Enteekateeka ya Payoniya ey’Okubuulira” ebiri mu Katabo k’Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza bwaffe aka Jjulaayi 2016. Mulabe vidiyo, Yakuwa Atuyamba mu Buweereza Bwaffe, era mugikubaganyeeko ebirowoozo.

  • Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 5)

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) rr sul. 11 ¶1-8, vidiyo eyanjula essuula

  • Okufundikira (Ddak. 3)

  • Oluyimba 60 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza