LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb21 Maayi lup. 8
  • Maayi 31–Jjuuni 6

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Maayi 31–Jjuuni 6
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
mwb21 Maayi lup. 8

Maayi 31–Jjuuni 6

EKYAMATEEKA 1-2

  • Oluyimba 125 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Omusango Mugusala ku lwa Katonda”: (Ddak. 10)

  • Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • Ma 1:19; 2:7​—Yakuwa yalabirira atya abantu be mu myaka 40 gye baamala nga batambula mu ddungu “eddene era ery’entiisa”? (w13 9/15 lup. 9 ¶9)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Ma 1:1-18 (th essomo 10)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa emu ku nsonga abantu ze batera okwekwasa mu kitundu kyammwe. (th essomo 16)

  • Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe akapapula akayita abantu mu nkuŋŋaana, era oluvannyuma obe ng’amulaga vidiyo, Biki Ebikolebwa mu Kingdom Hall? (th essomo 11)

  • Okwogera: (Ddak. 5) w13 8/15 lup. 11 ¶7​—Omutwe: Weewale Okwogera oba Okuwuliriza Ebigambo Ebimalamu Amaanyi. (th essomo 13)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 30

  • “Sigala nga Weetegese mu Nnaku Ezisembayo ‘ez’Ennaku ez’Enkomerero’”: (Ddak. 15) Kitundu kya kukubaganya birowoozo era nga kya kukubirizibwa mukadde. Mulabe vidiyo, Weetegekedde Akatyabaga? Yogera ku kujjukizibwa okuva ku ofiisi y’ettabi oba ku kakiiko k’abakadde bwe kuba nga weekuli.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) rr sul. 9 ¶10-17

  • Okufundikira (Ddak. 3)

  • Oluyimba 64 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza