LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb20 Ddesemba lup. 6
  • Ddesemba 28, 2020–Jjanwali 3, 2021

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Ddesemba 28, 2020–Jjanwali 3, 2021
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
mwb20 Ddesemba lup. 6

Ddesemba 28, 2020–Jjanwali 3, 2021

EBY’ABALEEVI 16-17

  • Oluyimba 41 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Bye Tuyigira ku Ebyo Ebyakolebwanga ku Lunaku olw’Okutangirirako Ebibi”: (Ddak. 10)

    • Lev 16:12​—Mu ngeri ey’akabonero, kabona asinga obukulu yalabikanga mu maaso ga Yakuwa (w19.11 lup. 21 ¶4)

    • Lev 16:13​—Kabona asinga obukulu yawangayo obubaani eri Yakuwa (w19.11 lup. 21 ¶5)

    • Lev 16:14, 15​—Oluvannyuma yatangiriranga ebibi bya bakabona n’eby’abantu abalala (w19.11 lup. 21 ¶6)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • Lev 16:10​—Mu ngeri ki embuzi ya Azazeri gye yali esonga ku ssaddaaka ya Yesu? (it-1-E lup. 226 ¶3)

    • Lev 17:10, 11​—Lwaki tetukkiriza kuteekebwako musaayi? (w14 11/15 lup. 10 ¶10)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Lev 16:1-17 (th essomo 5)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa emu ku nsonga abantu ze batera okwekwasa mu kitundu kyammwe. (th essomo 3)

  • Okuddiŋŋana: (Ddak. 4 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe akamu ku butabo bwe tukozesa okuyigiriza abantu Bayibuli. (th essomo 4)

  • Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5 oba obutawera) fg essomo 1 ¶1-2 (th essomo 14)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 70

  • “Wandyagadde Okugenda mu Ssomero ly’Ababuulizi b’Enjiri y’Obwakabaka?”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Abaminsani​—Bakozi mu Mulimu gw’Amakungula.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30 oba obutawera) rr sul. 2 ¶19-27

  • Okufundikira (Ddak. 3 oba obutawera)

  • Oluyimba 50 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza