LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb20 Noovemba lup. 6
  • Obukakafu Obulaga nti Yakuwa Yasiima Enteekateeka y’Obwakabona

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Obukakafu Obulaga nti Yakuwa Yasiima Enteekateeka y’Obwakabona
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
  • Laba Ebirala
  • “Bagoberera Omwana gw’Endiga”
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2009
  • “Omuddu” Omwesigwa era nga wa Magezi
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2004
  • “Ddala Omuddu Omwesigwa era ow’Amagezi y’Ani?”
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2013
  • Omuddu Omwesigwa era ow’Amagezi y’Ani?
    Baani Leero Abakola Yakuwa by’Ayagala?
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
mwb20 Noovemba lup. 6

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | EBY’ABALEEVI 8-9

Obukakafu Obulaga nti Yakuwa Yasiima Enteekateeka y’Obwakabona

8:6-9, 12; 9:1-5, 23, 24

Yakuwa yaleetera omuliro okwokya ssaddaaka eyasooka okuweebwayo ng’obwakabona bwa Alooni bwakateekebwawo. Ekyo kyalaga nti Yakuwa yali akkirizza enteekateeka eyo era ng’agiwagira. Mu ngeri eyo, Yakuwa yayamba Abayisirayiri abaali bakuŋŋaanye okuwagira enteekateeka eyo mu bujjuvu. Leero, Yakuwa akozesa Yesu Kristo nga Kabona Asinga Obukulu. (Beb 9:11, 12) Mu 1919, Yesu yalonda Abakristaayo abatonotono abaafukibwako amafuta okubeera “omuddu omwesigwa era ow’amagezi.” (Mat 24:45) Bukakafu ki obulaga nti Yakuwa asiima era awagira omuddu omwesigwa era ow’amagezi?

  • Wadde nga waliwo okuyigganyizibwa kungi, omuddu omwesigwa ekyeyongera okuwa abantu ba Yakuwa emmere ey’eby’omwoyo

  • Nga bwe kyalagulwa, amawulire amalungi gabuulirwa “mu nsi yonna.”​—Mat 24:14

Tuyinza tutya okuwagira omuddu omwesigwa mu bujjuvu?

Ebifaananyi: 1. Yesu Kristo eyagulumizibwa ng’afuga ensi. 2. Ab’oluganda abaweereza ng’omuddu omwesigwa era ow’amagezi bakuŋŋaanye okuteekateeka emmere ey’eby’omwoyo. 3. Ow’oluganda abuulira omusajja amawulire amalungi.
    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza