LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb20 Noovemba lup. 6
  • Noovemba 30–Ddesemba 6

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Noovemba 30–Ddesemba 6
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
mwb20 Noovemba lup. 6

Noovemba 30–Ddesemba 6

EBY’ABALEEVI 8-9

  • Oluyimba 16 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Obukakafu Obulaga nti Yakuwa Yasiima Enteekateeka y’Obwakabona”: (Ddak. 10)

    • Lev 8:6-9, 12​—Musa yatongoza obwakabona (it-1-E lup. 1207)

    • Lev 9:1-5​—Obwakabona bwe bwali bwakateekebwawo, Abayisirayiri bonna baaliwo nga bakabona bawaayo ssaddaaka ezaasooka (it-1-E lup. 1208 ¶8)

    • Lev 9:23, 24​—Yakuwa yakiraga nti yali akkirizza enteekateeka y’obwakabona (w19.11 lup. 23 ¶13)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • Lev 8:6​—Kiki kye tuyigira ku ky’okuba nti bakabona baalina okuba abayonjo? (w14 11/15 lup. 9 ¶6)

    • Lev 8:14-17​—Ng’obwakabona butongozebwa, lwaki Musa ye yawaayo ssaddaaka so si Alooni? (it-2-E lup. 437 ¶3)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Lev 8:31–9:7 (th essomo 5)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma yogera ku kimu ku ebyo ebiri mu Omunaala gw’Omukuumi ogwa bonna Na. 2 2020, era omuwe magazini eyo. (th essomo 6)

  • Okuddiŋŋana: (Ddak. 4 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma mubuulire ebimu ku ebyo ebiri ku jw.org, era omuwe kaadi eragirira abantu ku mukutu ogwo. (th essomo 4)

  • Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5 oba obutawera) bhs lup. 84 ¶6-7 (th essomo 11)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 58

  • “Okutuukiriza Obulungi Obuweereza Bwaffe​—Okubuulira nga Tukozesa Essimu”: (Ddak. 15) Kitundu kya kukubaganya birowoozo nga kya kukubirizibwa omulabirizi w’obuweereza. Mulabe vidiyo, era mugikubaganyeeko ebirowoozo.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30 oba obutawera) rr sul. 1 ¶8-14, akas. 1A

  • Okufundikira (Ddak. 3 oba obutawera)

  • Oluyimba 40 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza