LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb20 Jjulaayi lup. 6
  • Jjulaayi 27–Agusito 2

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Jjulaayi 27–Agusito 2
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
mwb20 Jjulaayi lup. 6

Jjulaayi 27–Agusito 2

OKUVA 12

  • Oluyimba 20 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Abakristaayo Kye Bayigira ku Mbaga ey’Okuyitako”: (Ddak. 10)

    • Kuv 12:5-7​—Omwana gw’endiga ogw’Okuyitako kye gukiikirira (w07 1/1 lup. 24 ¶4)

    • Kuv 12:12, 13​—Omusaayi ogwamansirwa ku myango kye gukiikirira (it-2-E lup. 583 ¶6)

    • Kuv 12:24-27​—Kye tuyigira ku Mbaga ey’Okuyitako (w13 12/15 lup. 20 ¶13-14)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • Kuv 12:12​—Mu ngeri ki Yakuwa gye yabonerezaamu bakatonda b’e Misiri ng’akozesa ebibonyoobonyo, nnaddala eky’ekkumi? (it-2-E lup. 582 ¶2)

    • Kuv 12:14-16​—Kintu ki eky’enjawulo ekyabangawo ku Mbaga ey’Emigaati Egitali Mizimbulukuse ne ku nkuŋŋaana entukuvu, era kyaganyula kitya Abayisirayiri? (it-1-E lup. 504 ¶1)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Kuv 12:1-20 (th essomo 5)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa ensonga gye batera okwekwasa mu kitundu kyammwe. (th essomo 2)

  • Okuddiŋŋana: (Ddak. 4 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma muwe magazini ekwatagana n’ensonga gye mwogeddeko. (th essomo 6)

  • Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5 oba obutawera) bhs lup. 16 ¶21-22 (th essomo 19)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 38

  • “Yakuwa Akuuma Abantu Be”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Okulambula Myuziyamu Zaffe Eziri e Warwick: “Abantu Abayitibwa Erinnya lya Yakuwa.”

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 125

  • Okufundikira (Ddak. 3 oba obutawera)

  • Oluyimba 129 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza