LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb20 Jjuuni lup. 7
  • Jjuuni 29–Jjulaayi 5

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Jjuuni 29–Jjulaayi 5
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
mwb20 Jjuuni lup. 7

Jjuuni 29–Jjulaayi 5

OKUVA 4-5

  • Oluyimba 3 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Nja Kuba Naawe ng’Oyogera”: (Ddak. 10)

    • Kuv 4:10, 13​—Musa yali awulira nti tasobola kutuukiriza bulungi buvunaanyizibwa obwali bumuweereddwa (w10 10/15 lup. 13-14)

    • Kuv 4:11, 12​—Yakuwa yasuubiza okumuyamba (w14 4/15 lup. 9 ¶5-6)

    • Kuv 4:14, 15​—Yakuwa yalonda Alooni okuyamba Musa (w10 10/15 lup. 14)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • Kuv 4:24-26​—Nsonga ki eyinza okuba nga ye yaleetera Zipola okuyita Yakuwa “omugole omusajja ow’omusaayi”? (w04-E 3/15 lup. 28 ¶4)

    • Kuv 5:2​—Falaawo yali ategeeza ki bwe yagamba nti yali tamanyi Yakuwa? (it-2-E lup. 12 ¶5)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Kuv 4:1-17 (th essomo 12)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma muyite ajje mu nkuŋŋaana. (th essomo 2)

  • Okuddiŋŋana: (Ddak. 4 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma muwe akamu ku butabo bwe tukozesa okuyigiriza abantu Bayibuli. (th essomo 4)

  • Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5 oba obutawera) bhs lup. 100 ¶15-16 (th essomo 8)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 61

  • “Engeri Gye Tuyinza Okukozesaamu Ebiri mu Kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako”: (Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo.

  • “Osobola Okubuulira n’Okuyigiriza!”: (Ddak. 10) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Beera Muvumu . . . Omubuulizi.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 121

  • Okufundikira (Ddak. 3 oba obutawera)

  • Oluyimba 73 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza